Hamza Ampadde Esanyu Elyaalema Eddy Kenzo – Remah Namakula Ayogedde Abantu Nebawunga

By: Shifrah Kayaga: Kyo ekituufu remah namakula musanyufu ella nga kinno tanaba kukoowa kukilaga bawagizi bbe oluvanyuma lwokwaatula nti omusajja hamza amuwadde esanyu linji nyo

Remah namakula tekilina kwelabilwa nti yaliko muninkini wa eddy kenzo ella oluvanyuma lwokulemelelwa nasalawo adukeyo bwatyo nafumbilwa ewomusajja omulala nga ono amanyikidwa nyo nga Dr Ssebunya Hamza

Wabula remah tanaba kukoma kwewunyisa bantu oluvanyuma lwokugamba nti hamza amuwadde esanyu elyaalema abalala

Recommended For You

About the Author: admin