Mc Kats Alayidde Okutwaala Omuwala Faith Eyamukwaata Video Mukooti – Awakanye Nti Talya’ngako Munsuwa’yye

By: Shifrah Kayaga: Omukozi woku tv mc kats oba muyitte eddy katamba yye ebibye bilabika okuba tebinagwa. Ono yesunga kutwaala faith mukooti lwakumukwaata katambi

Kinajukilwa nti akabanga akayisse video yagenda nefuluma eyya mc kats okubeela nga yalya munsuwa yya faith kyoka olwamala naggwa elli nawujala. Kyoka katamba atukakasiza nti binno biffu ella balya nga ku faith

Yye omuwala ayombye ella nakakasa katamba nti bwateddako yandifulumya obutambi obulala nga beekola ebyabakulu kuba yye tayagala muntu alimba kyoka nga bulijjo agamba nti amwaagala

Laba video

Recommended For You

About the Author: admin