By: Our Reporter: Kino kika naye nne corona virus afuuse ekilala oluvanyuma lwabakadaama abagenda okukuba ekyeeyo okuganibwa okudda wano mu uganda paka nga embeela eteledde buli wamu
Abamu kubanno bebagenda kukyeeyo kyawansi wemwezi omukaaga nga bbo bagamba baagala kwenazaako stress yamuwarabu kyoka ekibakaanze kwekubagaana okusala ediilo ella paka nga embeela eteledde
Olunaku lweggulo omukulembeze wegwanga yalangilidde nti amasomero gagalwe eela nebivulu bisazibweemu nga munno mwemwabadde ne kivulu kya eddy kenzo nne feffe bussi