Omusajja Talabisse Kumbaga Yaffe Kyoka Nga Bulijjo Twesunze Olunaku Luno – Mpulila Bubbi Banange. Nkolekki Mikwaano Nffa Obulumi

By: Muto Wa Senga: Banange ensi tegwaayo naye nebizibu ebijilimu buli lukya byongela kutweewunyisa. Wulila Emboozi Yoona

Nina emyaka 32 ella mazze nomwami ono emyaaka esatu (3) nga tutegeka embaga yaffe nga kwotadde nokwelaga omukwano ogwaamanyi. Omusajja wange bulijjo anjagala nyo ella nga buli lukya anzijukiza omugaso gwange mubulamu’bwe

Olunaku lwaalelo twategese embaga ella bulijjo ajesunze , wabula ekinewunyisiza, kulunaku luno omusajja wange tatuuse. Ababadde naye bagambye yekubye bwabadde mumotoka ella nategeeza nti tasobola kumpasa

Obulumi nga bunuma bamikwaano, Omutima nga gumenyese, Nkolekki baganda bange?

Recommended For You

About the Author: admin