Amazima Gazuusse: Mbu Abantu 450 Bebaayita Kukisaawe Entebbe Okuva E Dubai Nga Balina Corona Virus – 8 Bebakakwatibwa. 442 Bbo Baliwa? Wuuno Bwino

By: Our Reporter: Bino bitiisa naye geemazima, mbu abantu 450 bebayita kukisaawe okuva munsi yya dubai oluvanyuma lwokugobebwa oba kiyitte deporting

Ekyewunyisa dubai teva’ngayo kulangilila kulwadde kya corona virus kyoka nga kumpi ekitundu kyensi eno kilina ekilwadde kinno. Bwebaba nga 450 bebayita kukisaawe entebbe nendwadde eno, omunaana nebakwatibwa, 440 bbo baliwa

Omukulu eddy messiah atuwadde analysis oba okunonyeleza kunsonga eno okusobola okutangaaza abantu

Recommended For You

About the Author: admin