By: Shifrah Kayaga: Kino kilango, buli kiisi anasangibwa nga ayongezza emere mukaseela kanno aka corona virus wakujibwaako license sinakindi kusibwa emyaka jatamanyi
Binno byogedwa olunaku olwaalelo omukulembeze wegwanga bwabadde ayogelako nabantu nga agobelela ensonga zekilwadde ezeyongedde nga katti bakazuula abantu 9 wanno mu uganda
President ayongeddeko nti tewali muntu alina kukozesa kizibu kino ekiliwo kufuna sente zaliitiliiti mubantu nadala nga emele efuuse yabula