By: Our Reporter: Abantu bibasobedde kuba ekilwadde kya corona virus kitiisiza bulyomu okuva bwebaalangilila nti wali omusajja kwebaazudde nga akilina
Kigambibwa nti omuvubuka ono owemyaka 36 yeyazulibwa nne corona virus oluvanyuma lwokugenda e dubai namalayo enaku nyo ella bwatyo yagenda okuyita ku kisaawe entebbe akuuma nekamulaga nti mulwadde
Amapya agakazulibwa kali mbu omusajja ono simusuubuzi nga bwekyagambibwa wabula kyategeelekese mbu yali ageeze kukola bintu bilala
Sooka olabe video yabantu abalala abaali bava e dubai