By: Our Reporter: Ebisesa tebigwa mugwanga uganda naye nne ba slay queen batandise dda okwesomba’yo okulagako nga bwebasanidde okwewangulila omusajja daddy andrea nga ono asusse okuvunanibwa okusabiliza abawala ebyabwe nga tanaba kubayamba
Kinajukilwa nti omuwala nadia yavaayo nakakasa ensi nga daddy andrea bweyali amukaka okwebaka naye kyoka ekyewunyisa ebyo byona byaali bikyaali awo nga abawala abalala bavaayo nga balumiliza dadda andrea ensonga yeemu
Abantu ekisinze okusesa nadala bba blogger bavudeyo nebakakasa nti kale singa daddy andrea yewangulila grace khan ao ajja kuba awonye okusombola obuwala nga bwabusabiliza kubitagwaawo
laba grace khan kyazeemu