Bobiwine Wakuvunaanibwa Gwabutemu Singa Asangibwa Nga Agabula Abantu Emele Mukaseela Kanno – Museveni Alayidde Okumusilaanyiza Mukaduukulu

By: Our Reporter: Omukulembeze wegwanga leelo ayogedde’ko nabantu nga abatandaaza kungeri yamateeka amapya agatekedwaawo okusobola okulwanyisa ekilwadde kya covid 19

Leelo bwabade ayogela ategeezeza nti okuva leelo singa omuntu yenna owebyobufuzzi asangibwa nga agabila abantu emele mukaseela kanno wakusibwa ella nokuvunanibwa ogwobutemu nga ganno amateeka gaatandisse okutebwa munkolwa

President bwatyo awadde ebilagilo ebipya okugeza nga okugalawo lodge wamu nne saloon ella nalagila obutadamu kukozesa motoka zaabuyonjo kutambula kubanga nazo katti zongedde kusaasanya bulwadde

Recommended For You

About the Author: admin