By: Shifrah Kayaga: Abalwadde ba corona virus kyadaaki basiiba beyongela munsi yatu Uganda ella nga katti wetwoogelela baweledde dala 44
Kinajukilwa nti omulundi omukulembezze wegwanga weyasembyeeyo okwoogelako nabantu olunaku lwegulo, enamba yabalwadde yabadde ekyaali 33 wabula ekyeewunyisiza abantu kyekyokubeela nga katti bwabadde ayogella atugambye enamba eweledde dala 44
Wanno anyonyodde nti bano beebamu abaabadde mu quarantine ella nga baabade baviila dala mu watoto ekintu ekyeelaliikiliza abantu