By: Our Reporter: Oluvanyuma lwomukulembeze wegwanga okuvayo nasalawo okwongelayo quarantine okudamu okumala enaku 21, omuyimbi bad black yye alaze nti tebimulumye
Bad Black abaanji gwebamanyi nga naabakyaala mukuwemula alazeeko abantu nti yye okuva quarantine bweyatandika, yye talina mutawaana wadde. Kinajukilwa nti omukulembeze wegwanga yavudeyo nategeeza nti qurantine yakweyongelayo okumala enaku 21
Bad black yye alazze nti ekyo tekisobola kumugaana kusigala nga anoonya basajja ella bwatyo nasalawo nti kakibekki, wakusomola basajja bamwe omu kwomu
sooka olabe video yya mukwaano gwa bad black