By:shifrah kayaga: Kino kyebayita ekilaavu laavu kuba mubutuufu omukwaano wakatti wa sasha Brighton wamu Nne Herbert Shonga gwo gulabika gwakubeelawo paka.
Kinajukilwa nti ababili banno batandika nga ebyookusaaga kyoka ekyeewunyisa kili nti bulyoomu yasooka kubaweeleza bigambo bizito nga bwebakolima nti abantu banno omukwaano gwaabwe tegulina jegulaga.
Wabula, obukakamu nokukiliza kwaleetela banno okubeela abagumu nga omwaami Herbert Shonga yatuuka nokulekawo omukyaala Dorothy Shonga gweyali yawasa nazaalamu nabaana basatu
Ono asigadde asuubiza nti kalantini ono wagweela wakugedda mubazade bamuwala akyaale atte oluvanyuma amukube embaga enaaleka bulyoomu nga awuumze
Sooka olabe video