Winnie Nwagi Anyiiziza Chozen Blood Bwatwalidde Dauglas Lwanga Cake Ekilo – Abawagizi Bamuvumye Obwenzi

By:Shifrah Kayaga: Ekituufu kili nti naffe tetumanyi kigenda MUMAASO wakati wa Winnie nwagi nne chozen blood Kuba leelo beesitudde atte bugenda okukya nga beenyigidde

Banji bazze beebuza bweguli wakati waabano nokutuuka okubasaba boogele ekigendda mumaaso elli Abawagizi bwaabwe naye basigadde baakakasa nti tewali kigenda mumaaso ella beeyagala nyo nga abeemikwaano.

Wabula, olunaku lwegulo Abawagizi bba chozen blood baayombye bwebaalabye nga Winnie nwagi atwalidde Douglas lwanga cake okutuuka okumuyita mumanfuusi

Abaji basanyukiddeko nwagi oleomutima omulunji gweyayoleseza nadala mu Kalantini Ono ella bwebatyo nebategeeza nti kakibe kki nwagi yabasingila

Recommended For You

About the Author: admin