By:Shifrah Kayaga: Mwana muwala Zarinah hassan ayogedde okulaga abantu nti yemukyaala akyaasinze bwavudeyo nateekawo ekisaakatte kku Facebook.
Ono okuva Kalantini bweyatandika, abadde akozesa nyo social media okutuuka nokulumbilako balabe bbe Abazze bamulwaanyisa ekiseela kyona okuli anitah Fabiola wamu naabalala banji
Zari kuluno avudeyo kusomesa bantu Engeli yokuteeka’teekamu emele olwo’no nofukila dala omukazzi omuganda