Gunno Mukwano Oba Byakwelaga – Omuyimbi Chris Evans Nne Diana Bayogedde Kku Love Yabwe

By:Shifrah Kayaga: Omukwaano oguliwo wakati womuyinbi Chris Evans Nne Diana tewali asobola kugusazaamu

Kinajukilwa nti Omuyimbi Chris Evans yagwa kukibambulila oluvanyuma lwa mukyaala we gwe yali ayagala enyo okumuviila nagenda nayanjula omusajja omulala

Wabula, oluvanyuma lwa Diana okuvaayo nakuza amazalibwa ge, Chris Evans yabadde mubifaananyi ebisinga nga yeyesitulidde mwana muwala Diana. Naye ekibuuzo kili nti, banno balina ekigendda mumaaso oba Bambi bamikwaano

Recommended For You

About the Author: admin