Judith Babirye Yetondedde Mukyaala Ssebulime Gweyaba’ko Omusajja – “Nsaba Kisonyiwo, Omukwaano Gwegwa’siliwaza

By:Our reporter: Omukyala Judith babirye oluvanyuma lwokubulila ebanga eliwela okutuuka no musajja okudayo ewomukyaala eyasooka, kuluno Kyadaaki amazze neyetonda

Kinajukilwa nti olutalo olwaali wakati wa babirye saako nemukyaala Ssebulime lwaali lwa manyi ella nga Mukyaala sebulime eyasooka yatuuka nokuwela bamuvile kumusajja wabula babirye nagaana

Bano baakukute ella nebagenda mumaaso nembaga wabula abantu banji baavayo okukolimila babirye naye nga aganye okukyuusa mubilowoozo

Wetwoogelela ebanga liyise okuva babirye lweyagenda ebweelu okuzaala nga paka nakatti yagaana okukomawo

Recommended For You

About the Author: admin