By :Shifrah Kayaga: Ekyewunyisa kunsi kili nti sibulyoomu nti agenda kukuuma empalana wakattiwe naabo abamulumiza
Oluvanyuma lwa ashburg katto okuvaayo nasala edillo neyeyunga kku NRM, abantu banji nadala aba people Power baatya nyo ella bwebatyo nebatandika okumuyita omunafuusi eyalidde mukibiinakye olukwe
Wabula. Ekyewunyisa kili nti bobiwine yye kunsonga eno talina kyajoogedeko kibbi ella nabwekityo newankubadde abantu baabadde baagala aveeyo agunjule ashburg katto, yye asazeewo kumwaagaliza mirembe