Ebipya Kukufa Kwa Clare Natukunda – Yali Tajaamu Lubutto, Yaffa Kilwadde Kilala

By:Shifrah Kayaga: Ebipya Kukufa kwamwana muwala Clare Natukunda bimazze nebizuulwa nti Bambi yali Tajaamu lubutto

Weeki ewedde abantu baagwamu ekyekango oluvanyuma lwo muwala Clare okuffa nga banji bazze babitebya nti ono yali ajjamu lubutto kyoka nga ebyo byona tebyaali bituufu

Kizuulidwa nti ono yali lubutto lwamweezi ebili wabula oluvanyuma lwo lubutto ekwekiika neludda munseke, ono Yatandika okuvaamu omusaayi nga bwaasesema ella oluvanyuma lwakaseela kattono dala, yamala nakutuka

Clare wamu Ne’muganziwe bagezaako okufuna obuyambi naye nebigaana

Recommended For You

About the Author: admin