By: Our Reporter: Omuyimbi Eddy kenzo kyadaaki siwakukoma kwoogela kubilunji remah namakula byamukoledde mubulamu bwe oluvanyuma lwokumulekulila nagenda ewa dr hamza ssebunya jeyafumbilwa
Rmah kinajukilwa nti yali muntu wa edy kenzo ella banno omukwaano gwabwe gwaavamu omwana omulunji owobuwala amanyidwa enyo nga amaal musuuza nga ono yagenda nenyina mudya epya
Wabula, okuva olunaku remah bweyagenda, obulamu bwa kenzo tebubadde kyekimu ella bwatyo asula kutebuukye nga ayayanila remah nne amaal musuuza okukomawo mubulamu bwe