By: Our Reporter: Bagamba nti ebizibu tebimanya nyumba mbi naye nomukwaano gutandisse okweefulila abazze baguyimba’ko
Brown shuga egulo limu yatukubye akavulu bweyagenze kku facebook live nakuba omulanga nga bwasoma bayibuli ella nga ensonga yabadde eva kumwana mulenzi sipapa okumusuulawo kyoka natandika okupepeya nabawala abalala nga yye tamuwadde buyambi
Kinajukilwa nti sipapa azze abeela nabawala abawelelako dala nga muno mwemuli Serena bata, Brown shuga nne shamim. Wabula sipapa nne serena bata wetwoogelela nga tebazikwaasa ella naye okujja aveeyo, maziga manji agaayika