By: Muto wa Senga:Abeemikwaano mbeebaza jona jemutuusizaako engalo, wabula Olwaalelo nzize kumpa Kumagezi
Nina Omwami wange Gwenjagala enyo okufaako obuffi. Wabula, buli lwe tugenda mukazanyo Situuka Kuntiko kyoka nga Bambi afuba okunsanyusa.
Bino byasooka nebinkanga nga manyi nti oba nze aliko obuzibu, wabula, okuva bwenakyaalako ewa neighbor, ebintu byakyuukila dala ella esanyu naafuna linji
Katti Mpulila binsobedde nkoleki banange