By:Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwa pastor Yiga okussa omuka ogusembayo, abantu abenjawulo bazze bamukungubagila
Wabula, pastor Yiga yalesse Ekilaamo Ekyewunyisa buli muntu nga munno mwemuli nabagobelezi bbe
Yiga yawandika ella nategeeza nti bwabanga afudde, omulambo gwe gumale kunsi enaku taano
Yoyongelako nti bamuziikanga okumpi nekanisaye ella kuntaana bazimbeko enyumba
Pastor yategeeza nti muntaana yye bateekemu tivi ella nga eno elaga bulunji ekifaananyi kya Abs Kwanalabila abantu bbe
Ekilala yakaatiliza nti bamuziike okumpi nenyina olwo lwajja okufuna emileembe