OMUZIMU GWA DANSON WASWA GWEGWATUTTE ABALONGO BA MINISITA KIBUULE. “TEGUJA KOMA PAKA NGA NE’NALONGO AFFUDDE”

By: Shifrah Kayaga: Ebyentisa tebinagwaayo nga tubadde tukyakungubaga kubyabalongo ba Minisita wamazzi nobutoonde Ronald Kibuule, ate jetufunidde amawulile amalala agalaga nti omugenzi Danson Waswa eyaffa kubyensonga zettaka wakutwaala buli musaayi gweyeetaga mu famire ya’Kibuule.

Bikyaali bitalo nabiwobe mumaka gomwami Ronald Kibuule oluvanyuma lwabalongo be Waswa ne Kato okusangibwa nga bagudde mu swimming pool nga enakuzomwezi 14 omwezi guno. Wabula webwaakeledde nga abatuuze kukyaalo batandisse okubotola ebyaama ku ki ekyaviliddeko abalongo bano okuffa mubunambilo.

Kitegeelekese nti kumilimu minisita kibuule jazze akola dala nga omukulu akyikilila abantu be’Mukono mwemuli nogwogusengula abantu kutakka olwono aliguzze aba Chaina batandikeko business. Ono kukino wanyonyola nti akikola kuleetawo nkulakulana mubitunddu bye’Mukono.

Wabula kizulidwa nti kubantu abatulugunyizibwa mwemwali omwaami Waswa ne mukyalawe abaali balemedde kuttaka ella olwelyanyi elyakozesebwa nga babasendda, omwami Danson Waswa yalusuulamu akabba.

Wano’no namwandu akedde tunyonyola nti kakibeki, omusaayi gwabalo tegujja teleela paka nga guwooledde okuffa kwagwo. Ono atunyonyodde ensonga lwaki tegwakwatta kubawala ba’kibuule wabula abalongo abalenzi naganba nti engeli Danson jeyali omulongo, bwatyo wakutwaala balongo boka wamu nababazaala.

Recommended For You

About the Author: admin