BALAAM AYOMBYE: MUYIGGE OKWETAMBULILAKO, OKUSAMILA MUBUWANGWA BWAFFE SIKIBI ELLA ENO TSHIRT NJAMBALA  KUNGAZIYIZA MIKISSA.

By:Shifrah Kayaga: Bisessa naye nga bituufu. Omukulu Balam amazze nasilissa emimwa ejibadde jiyitilidde nga boogela ku Tshirt yye eebikuubo nga abantu bagamba mbu Ono takyuusa ngoye.

Ono avudeyo nategeeza nti singa si Ssenga’we kujimuteekela teekela, singa tali waali katti. Ono ayongeddeko nti tekimuswaaza kubeela musaati emu kubba yye amanyi kyafunamu.

Balaam kinno akitutte nga kweefako kuba abantu bangi bakaaba obwaavu naye nga basulilidde obuwangwa bwaabwe

 

Loading...