CHAMELEON BAMUGOBEDDE MULWATTU – MUSEVENI ABITADEMU ENTONDO “NZE SIWAGILA BATAMPAGILA”

By: Shifrah Kayaga: Ebisesa tegwaayo nadala wano munsiyaffe Uganda. Olutalo wakatti womukulembezze wegwanga wamu nomuyimbi owolulaango Joseph Mayanjja luuluno.

Webukeeledde nga getuffuna gegomuyimbi Jose Chameleon ogobwa mulwattu nga kino kikoledwa omukulembezze wegwanga.

Ono amugobedde ku facebook elanga kigambibwa nti museveni abadde yakilizza abantu babili bokka okubeela mikwanojje kumikuttu jimugatta bantu omuli Jose Chameleon ne bebecool.

wabula banno bandibba akalulu kabaawudde nga ye museveni simwetegeffu kuwagila bantu bamulyaamu lukwe.

Loading...