“KITUUFU NINA SILIMU NAYE BAMBI MULEKELE AWO OKUMVUMA” – NALULUNGI WA UGANDA ALAAJANIDDE ABANTU

By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwa mwana muwala Gloria Nawanyaga nga Ono yetaba mumpaka zobwanalulungi wano mu Uganda mwaka 2019, ono yavaayo nakakasa abantu nga bwaalina akawuka kasiliimu naye nga Kino sikyakumulemesse kweyongelayo mukutuukiliza ekilootokye.

Wabula, abantu Jebuvudekko baatandikka okusaasila mwana muwala Ono oluvanyuma lwokulaba
ekifaananyikye naye nga ella bangi kubo bategeeza nti ono akola mawulile kusobola kuwangula kalulu

Kinajukilwa nti Gloria asomela ku Uganda Christian University ella nga wanno asoma bya amateeka. Nabwaatyo, ALAAJANIDDE abantu okulekela awo okumuvuma wamu nomusongamu engalo.

Recommended For You

About the Author: admin