By: Shifrah Kayaga: Omukyala Stella Nyanzi nebwebuli katti akyewunyisa abantu oluvanyuma lwokutwalibwa mukooti anyonyole kubingambo ebyobuwemu bweyavuma omukulembeze wegwanga wammu nemukaziwe kyoka mukiffo kyokugonda ate nakambuwalila omulamuzi
Kinajukilwa nti stella nyanzi yali musomesa kutendekelo lyemakerere ella nga ono lwali lumu naweleza ebigambo ebizitoo elli omukulembeze wegwanga nga amuvuma okufaanana obutuulilo
Wabula, kino kyasasamaza nyo abantu nga mwemuli nebanamateeka abaakakasa okola buli kisoboka okwatta omukyala ono abonelezebwe kwekyo kyeyakola
Kyoka leelo olwabadde okuleetebwa mukooti, yewunyisiza nyo abantu bwabadde nga yedilamu nga bwalabye elli omulamuzi ella nga kino kiwaliliza abantu okulowooza nti ono mukoowu takyayagala kumanya