MINISITA NAKIWALA KIYINGI, OBUYAMBI BWO BUTWAALE E’ KARAMOJJA. MAAMA WA FRESH KID AYASIMUDDE.

By; Shifrah Kayaga: Okuva ensoonga za minister wa ‘abavubuka ne’songa zaabana Nakiwala Kiyingi bweyasalawo okuyingila mubulamu bwo muto fresh kid omwaana afuuse ensoonga wanno mu Uganda, abantu bali kubunkeenke olwe biteeso omukulu minisita byafulumya buli lukya.

Kinajukilwa nti ensisiinkano eyaliwo wakati womuto ne minisita Nakiwala yakomekelezebwa nga
minisita yeeyamye okuweelela fresh kid paka okutuuka mukibiina ekyomusanvu. Wabula ekikaanze abantu okuli ne maama womuto fresh kid kyekyeekuusa kukusindika fresh kid
kusomelo lyekisulo abawagizi’bbe kyebalaba nti kyakulinyilila dembe lyamuto.


Maama wa fresh kid naye talutumidde mwaana bweyeekyanze kukyookusindika omwaanawe mu kisulo nga alabila dala wanno wandibaawo obutaagaliza. Ono ageenze mumaaso naasaba minisita okukozesa sente ezo ezibadde zigenda okuyamba fresh kid aziweelelemu mukulu wa fresh kid oba si ekyo azitwaale e karamojja ayaambe abaayo.

“tweeyanziza nyo obuyaambi bwo naye ensoonga za fresh kid osusizza okuzitijissa. Bwooba owulila nga offa okuweelela abaana, jangu otuyambeko ku mukulu wa fresh kid ali mu S2 oba ssekyo genda e’ karamojja Kuba abayala banjji naabana abayagala okusoma nkumu. sinakindi osobola okukaata kubaana abali ku street.

Recommended For You

About the Author: admin