By: Shifrah Kayaga
Obuvuyo mubayiimbi nadala bwekijja kubantu bebaganza bukyaaganye okugwaawo. Omuyimbi Lil Pazzo elanga agoobuzaale ye Mukasa Yasin yoomu kubalemeledwa okuwasa olweensonga yasente.
Yasin juuzi yagenze naakyalako ku Record telefayina okusobola okwoogelako nabawagizzi’bbe wabula ekyaakanze abantu yensonga jeyawadde lwaki yagoba omukazzi eyali agumidde enakuyye. Ono yanyonyodde nga omukazzi bweyali tamuzimba ella nga yaatuyana’nga yekka.
“Omukazzi namuzaayo ewabwe e Sweden jjeyali abeela nebakadebe. Nze sijja kubeela namuntu buli kaseela ayagala kubeela nabakadebe”
Ono yabuuzidwa lwaki yakuba oluyimba lwa “muva ddi kulujja” nadamu nti yayagala lugendele dala eli abo abawala abeesibye ewaabwe.