APASS ALIILA KUNSIKO OLWEMISANGO JEYAKOLA NEMUTAAYIWE BOBIWINE. POLIISI ETADEWO EKILABO ELLI ABAGAMBA JEYEEKUKUMYE.

By:Shifrah Kayaga: Omuyimbi Apass agobuzaale nga ye Alexander Bagonza bimutabukidde oluvanyuma lwa mutaayiwe Bobi Wine okutwaalibwa e’luzila nga avunaanibwa emisango jeyakola mu bili kumi namunaana (2018) nga ono yali yeegatidwaako musajja mukulu Apass.

 

Kigambibwa nti mukweekalakaasa okwaaliwo mu bili kumi namunaana (2018) okwaali kweekusa kukujawo omusolo mukukozesa emikutu jimugatta bantu oba jiyitte social media, Apass wammu nomubaka wa Kyadondo East Robert Kyakulanyi oba muyitte Bobiwine, beebakuma mubantu omulilo.

Wabula wetwoogelela nga poliisi enoonya buli kiisi eyateeka omukono naamanyi munsonga ya OTT nga ella ye musajja watu Bobiwine atemeza mabega wamitayimbwa.

Bagooza agamufaako paka nakati teganamanyikwa ella nga poliisi elli kola butaweela okulaba nga ekungaanya buli kiisi eyategeka okweekalakaasa kuno. Kumukutu gwa Apass ogwa Facebook, bino bweyaseembyeeyo okuwaandika.

“People don’t want truth and honesty, they Just want to feel good”

 

Recommended For You

About the Author: admin