By: Shifrah Kayaga: Omutume wa’katonda Pastor Bujingo eguloko byamutabukidde mukaziwe noomwaana bwebaamuwemukidde nga ensonga zivva kubya takka wamu ne’Bujingo okusalawo okuwassa omukazzi omulala.
Pastor Bujinggo musajja mukiliza nyo ella nga yagatibwa nemukyaalawe mubuffumbo obutukuvu. Wabula, sitani atambulila buli wamu ella ne Bujinggo bwatyo yakemedwa emu ku ndiggaze nasalawo ayatulle nga bwayagala okumukuba empetta.
Kino kyaakyankalanyiza nyo mukyaalawe wamu nomwaanawabwe owoobuwala nga kwootadde nabasuumba abeenjawula abaalabye’nga ensonga eno eyoobusseeegu.
Leelo bweetwaayiseko mubantu abeenjawulo okubabuuza kukyatuusewo, gatuwuunikidde bwetusaanze nga abantu Pastor Bujingo bamukazizaako dda elya Sheik Bujingoo. Baanji bawadde ensonga zaabwe nti mukanissa tekikilizibwa kuba bakazzi babili mpeta. Awo kiba kitegeeza Pastor yakiliza nti ediini yobusilaamu ntuufu nyo.
Nabweebatyo bawadde gaabuwe Pastor Bujingo ensonga zino asooke azijje ku mikutu jimugatta bantu (social media) eziseengekke nomwaagalwaawe awo balyooke babikomyeewo.