By: Shifrah Kayaga: Obuvuyo wakati wa mukyaala mukulu ne’mukyaala mutto butandikka butandisi nga kizuulidwa nti endigga etandisse okwaatula ebyaama.
Kinajukilwa nti enaku eziyisse emabegga, waaliwo ensasage mumaka ga Pastor Bujingo, mukyaalawe wamu noomwana bwebaavaayo nebatandikka okwoogela ebisongovu eli bunjingo nga kwootadde nokayanila etakka buli omu lyaagamba nti lilye.
Wabula, kyali kyantisa na bunkenke amazima bwegamanyikwa nti Pastor Bujingo natte yali ateeka teka kuba emu kundigazze mpeta abakiliza kyebagamba nti kyaabuwemu.
Bwebatyo nabagobelezi abamu baabatizza Pastor Bujingo elinya lya Sheikh Bujingo olwebikolwa byeyali atandisse ebyenzikiliza yobusilaamu.
Leelo gatugudde mumatu nga mujja wa mukyaala mukulu ajeeyo ebiso okwaatulila mune nga omusajja bweyamukyaawa olwomumwa omuwaanvu. Ono amusuubiza nti bwaategendelezze wakuyogela nobukyaafu bwabadde ayolessa elli balo.