RABADABA AMANYI KUTUUYANA NAYE MWAVU LUNKUPE – BAD BLACK AYOGEDDE.

By: Shifrah Kayaga: Okuva amawulile wegatandisse osaasana nga’ Bad Black bwagenda okuva kulujja, ono atandisse okwoogela amazima kubuli musajja gweyali yegasse naye.

Wetwaayitidde mu weekend nga bad black amasanyu gabula omutta okuva omuzungu eyali yamugulako empalana okomawo namwetondela ella bwatyo namusaba baddewo. Wabula ono kyamuwaliliza okutunyonyola nti kyadaki amaze nawona abasajja abaavu abamutuuyanilako.

Yanokodeyo Rabadaba ella nategenza nti ono kyasobola okola ekyaakabi kyakutuuyana naye nga bwekijja kunsawo ziba nkalu.

Kyetweebuza kilinti olowooza badblack anaamala ebanga mubufumbo nga tayenze oba nebyobufumbo omuzungu byamusaba kiwanyi?

Recommended For You

About the Author: admin