By: Shifrah Kayaga: Omuyimvbi Fresh Kid wetwogelela nga ali mumasanyu naye ate atidde olwamateeka amanji gebamutadeko.
Olunaku lwegulo, Omuyimbi Fresh Kid yagenzze kusomelo lya Kampala Parents School ella nga wano yatuukidde mu interview jeyafunyeemu 99 ku 100. Kino kyasanyudde abantu abenjawulo okuli nomukulu wesomelo lino.
Wabula, mumateeka agamuweebwedwa mwemuli nobutatawaana wadde okweegomba omuntu yena musomelo lino epya. Amateeka gategeeza nti oyo yenna asangibwa nga yegombye oba nga akwaana omwana womu kampala Parents, wakugobwa obutadda.
Fresh kid bimukanze kuba ye aba ayagala afazaali afunne kubawala abookuteeka mu video zze.