BOBIWINE OTUMAZEMU AMANYI, TEYANDIBADDE’ GWE NOLYA MUNSIYO OLUKWE.

By: Wasswa Denis: Bana’uganda leelo balazze okwemulugunya kwabwe elli omwami bona gwebabadde batademu esuubi nga bagamba nti kyeyakoze kyabatisizza kuba teli muntu asobola kulyaamu nsiyye lukwe bwatyo.

Omubakka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu enaku eziyisse emabegga yavaayo nateka ekifaanayi ku’ social media page ye nga ali e’zimbabwe ella bwatyo nga yeeyagalila kubutonde saako nebyobulambuzi ebiliyo. Ono yali wamu nomwogezi wekisindde kya People Power Joel Ssenyonyi ela bali basanyufu ebyensuso.

Banansi yensiyatu Uganda baalaba nga wano tewali bwenkanya kuba Uganda elina ebyobulambuzzi bingi nyo ella singa omwami Bobiwine yali ayagala kulakulanya ensi eno nga bwasiba ayogela, singa ebifananyi bwebityo abikubila wano.

 

Nabwebatyo abantu balabye nti Kyagulanyi Uganda ajitundila kulayisi olwebifananyi byasiba atekayo nga bamutulugunya kyoka nga munsi endala alaga byabulambuzi byabwe.

Recommended For You

About the Author: admin