By: Wasswa Denis: Byantisa naye bituufu nti abantu batandisse okola ebintu ebyesitaza nga tebafudde kubulamu bwabalala. Nabwekityo omwami ono anyonyodde nga kalooli bwezisinga omukolela sente okusinga enkoko.
Omwami ono yasangidwa side ze’kawempe nga asala ebinyonyi ella bwatyo nga byantunza abantu. Kino kyewunyisizanyo abantu omuntu okola ekikolwa byekiti nga tafudeeyo kubulamu bwabalala.
Ono bweyabuzidwa yakilizza nti kituufu ebinyonyi byatunza abantu kukubo ella abisanga bilya kukasasilo nabikuba olwo nabitwala kumudaala nabitunza abantu.
Kino kikolwa kikyamudala ella bangi bategeezezza nti omusajja ono mutemu nyo kuba bikalooli bilimu acid ayonoona obulamu bwabantu.