SHEIKH NDIRANGWA AZALUKUSSE MUWALAWE ‘SHAWULA’ EYAFULUMIZZA EBIFANANYI BYOBUSEEGU MUKISIIBO

By: Shifrah Kayaga: Shawula Kasule esawa enno nga alimumazigga bimuwedeko kitaawe bwategezezza nga bwamuzalukusse ella okuva leelo siwakuddamu muyitta muwalawe.

Enaku eziyisse emabega, Shawula yeekubya obufananyi obusasamazze ella bwebutyo nebugenda ku social media ezenjawulo nga yenna ali mutte nga bweyazaalibwa.

Wabula amawulile bwegaagwe mumatu gaakitaawe esawa eyo eyali yagendda e Saudi Arabia okola Uma, yeewunya nyo ella nga yalwaawo okikilizza. Bwatyo yategeeza nti muwalawe amajini gaali gamulinye ella yensonga lwaki yakola ekintu byekityo

Olunaku olwalelo kitubuuseko Sheikh Ndirangwa bweyeeganye muwalawe ela ye agamba omwana gweyazaala tasobola kola kikolwa bwekityo mukisiibo munno.

 

Recommended For You

About the Author: admin