MUNTAASSE!! OMUSAJJA MUSEZI AGUGUMUKA EKIRO ATE NG’AMEKETA AMANNYO – EYALI MUKKA VICENT SSEGAWA AKUBYE OMULANGA

By: Shifrah Kayaga: Byantissa naye nga bituufu, ekili ewa Vicent Ssegawa teweegomba kutuuka wuwo wadde nakamu. Mukyalawe alogojja ella yeetaga buyambi.

Omwaka oguwedde, Vicent Ssegawa yalabikila kubanoonya nga yeetagga omubeezi oluvanyuma lyokufuna obutakaanya nemukaziwe eyali amuyitta omusezzi ela bwebatyo nebaawukana bubinyo.

 

Ono yagenda ku Tv nasalawo okweekubila enduulu okulaba nga afunna omubeezi mubunambilo ella bwatyo yayitta abawala abeenjawulo okukola interview ku ani amusanidde. oluvanyuma ono yalonda omuwala eyali amukubye kumutima nabweebatyo nebakyaala

Wetwoogelela katti nga omuwala ali mumaziga oluvanyuma lyokulaba baawe nga akola ebintu ebitiisa mukilo.

Recommended For You

About the Author: admin