By: Shifrah Kayaga: Ekili mumakka gomukulu Gilbert Bukenya byeyongela kutaama buli lukya. Omukulu ono akilizza okwawukana nemukyaalawe naye nga tamuwadde wadde akantu.
Sabiiti eziyisse emabegga, mukyaala womukulu ono yavaayo nasabba okwaawukana nemuganziwe olwobweenzi obwaali bususse okuli nebigaambibwa nti yali yeebaseeko nomuyimbi Irene Namubiru.
Wabula Bukenya akilizza ensalawo yamukyaalawe kuba agaamba nti naye yali yamukoowa dda olwokuba yali takyamusanyusa.