By: Shifrah Kayaga: Getukedde nago simalungi nga ebivude ku poliisi bitiisa nadala abengandda za Martha wamu ne Shawula muwala wa mufti.
Ensonga zaabano zizze zitaambula kumikuttu ejenjewulo elanga ababili banno kigambibwa nti bebaasasanya ebifaananyi wamu nobutambi bwabwe obwobuseegu.
Wabula banno beewozezako nga Martha agamba nti eyali muganziwe yeyafulumya ebifananyi oluvanyuma lwokufunna obutakaanya naye atte nga ye Shawula ategeenza nti amajini geegali gamulinye.
Poliisi etegeezeza nti banno bwebasangibwa nga gubasinzze, bakusibwa okumala emyaka 10.