By: Shifrah Kayaga: Kyadaki omuyimbi Juliana Kanyomozi yandibba ali mukubbo okusobola okutuukiliza ekilooto kye kunsonga zomwana
Omuyimbi ono abanji gwebaagala okufaako obuffi enaku zino asula mumasanyu oluvanyuma lwobulamu bwe okukyuuka ella nga wanno bangi weboogeledde nti yandibba ali lubutto
Emabega ko awo Juliana abadde tayagalla nakweelaga mubantu ella bwatyo abadde akoma kubeela ku social media ekitu ekituwaliliwa okulowooza nti abawagizzi byeboogela byandibba bituufu.