By: Shifrah Kayaga: Ebya promoter bajjo byatandisse nga ebyookusaaga naye kati jebinagweela byetagga saala. Omukulu ono buli omu yeeyunya obuvumu jeyabujje okubeela nga awalampa omukulembezze wegwanga wamu nokuyingilila ebyoobufuzi.
Ono mubwangu akwatidwa poliisi nga emutegeeza nti talina gweyasabye lukussa kutuuza nkiko zatandisse kutuuza nga poliisi etegeeza nti ono akumye mu bantu omulilo nabawagga okweekalakassa bajeko goverment eliko.
Wanno bamuyodde bukwaku nebatwaala ku poliisi ella nga mubwqangu bamutegeezeza nti mumisaango jaalino mwemuli ogwokuvuma omukulembeze wegwanga nokulyaamu ensiyye olukwe.