By:Shifrah Kayaga: Emboozi ebadde kumimwa jaabatu okuva week eno bweyatandikka yeeyabantu abakolela sente wanno mu Uganda ella nga Kino kyaawaliliza abantu okweebuza nti ensi yattu Uganda embeela etya mumabaaja atte nga esobola okweekolela sente.
Abantu abeenjawulo Kino tekyaabasanyusizza ella bwebatyo baayogedde ebisongovu nga bayitta
kumikuttu kimugatta bantu nga bwebavuma omukuleembeze we gwanga atabiliimu.
Wabula enkyayaalelo abamu ku bapaangisa abasajja banno okuba sente bategeelekeseeko nga abamu ku banno
beebakozzi ba government. Yiino video ya sente ezitebelezebwa okiba nga zeezikubwa