By:Shifrah Kayaga: Tuba tukyaali ku gwa promoter bajjo okweyingizza mubitamukwaatako anti nga ayagala abantu bamulabbe nga bwafaayo ku gwanga Uganda, nga zileeta ataalutumidde mwana promoter ABITEX.
Wabula Ono gaakaba gaakomba nga ye agamba yabadde amanyi ebintu byakuzanya paka nga Poliisi emugalidde
mukaduukulu ella bwetyo nemutegeeza nti yesaawa bamujemu olugezigezi olukwaasa embwa
mumanyo.
Ono yeewozezaako nga agamba nti abadde ageenze kulaba ku mugandawe Kuba ebyamutuuseko byabadde byakibwaatukila naye Poliisi bwetyo egaanye okumuwuliliza. Laba bajjo ebyamusibizza mu
video eno.