ABAYIMBI ABATTO BEEGASSE OKUJAWO FRESH KID –  ENSONGA JEBAWADDE ETIISA

By Shifrah Kayaga
Bino bisesa naye naffe tetumanyi jebinagweela. Abayimbi abatto bavudeyo nebalambikka nga bwebakooye okuyimba nga tewali abakubako liiso olwokuba fresh kid yajja

Banno bageenze mumaso ne bawela nti yesaawa omutto ono awumuzibwe kubanga nga ojeeko emikisa jaalina, tewali kilala kyaamanyi kyakola ella talina work

Jukila nti banno bategeseezo ekivulu ekigendda okubeelawo omweezi gunno nga 28 Wali ku Brighton
Bar e’ mpeleerwe kumuvule nga baagala okakasa abantu nti binno fresh kid byayimba temuli, bbo babasinza rap.

Kati naffe tweebuzza, omutyo fresh kid banaamujawo oba oba bali kubyaabwe

Recommended For You

About the Author: admin