ENSONGA YYA EBOLA ETIISIZZA ABANTU – BANJI BASATILA

By: Shifrah Kayaga: Mu buwufu bwebumu minisita w’ebyobulamu jane ruth aching atangaaziza ku kirwadde ki ebola ekyongedde okutiisa bannayuganda

Ekirwadde kino kyalangilirwa sabbiiti bili eziwedde nga ella kyaali kyatusse dda kunsalo salo zayuganda

Abagwila babiri bazibwaayo jebaali bava olwokusangibwa nekipwadde kino ella nga omwo mwemwali omukadde wamu nemuzukuluwe.

Oluvanyuma amawulila gafunwa nti banno mukaseela katono baapondokka ne baffa ella kino kyateeka ensi uganda ku buunkenke wetwoogelela nga uganda ekola buli kisobokka okulaba nga epwanyisa endwadde eno

Recommended For You

About the Author: admin