“OLI MULI WANKWE GUSAJJA GWE” – PROMOTER ABBITEX AVUMYE BALAAM

By: Shifrah Kayaga: Byebino byetwaakafunako kubigendda mumaaso mubba promoter ba Uganda abatutumuffu okuli Promter bajjo, Abbitex wamu nne balaam.

Okuva bwebaasibba Bajjo, abantu abenjawulo bazze balaambula omukulu ono omuli mayor Erias Lukwaago saako naabalala nga full figure, eddy mutwe, abbitex wamu ne balaam.

Olwamazze okutuuka ku poliisi, promoter balaam alinga eyatadde kamulali mubagenyi bba bajjo nga bwatwo abbitex yasitusse namwatulila nga bwaali omuli wenkwe. bwatwo yayatudde nti wanno balaam yeefula nga afaayo naye oludda ewoomukulu nafuuka ekilala.

Recommended For You

About the Author: admin