“TEWALI MUKAZI AWOOMA NGA MUSAWO MUGANDA YARABI” – WULILA PENG PENG BWEYEEWANYE KUNSONGA ZZA MAAMA FIINA

By Shifrah Kayaga: Ensonga zinno zituuse otulema oluvanyuma lwokulowooza nti ababili banno baabadde balya buli bulamu naye buli lunaku olukya tweyongela kumanya bipya.

Akatambi twakalaba ella maama Fiina yavaayo nayatula nti naye muntu ella okulya obulamu tekilina buzibu wadde. Wabula abawagizi bbe baasalawo omutegeela ella ensonga nebajivaako kubba bali bamutegedde nyo.

Esaawa eziyisse emabega, ebifaanayi byatandisse okuyitingana ella nga binno bilaga nti maama fiina yandibba yagenze mukikolwa ne mwana mulenzi Peng Peng, wabula banji bavudeyo nebategeeza nti binno bipangilile.

Esawa enno, omuvubuka peng peng abimazze kubantu bwagambye nti teli asinga musamizze  kuwooma.

Laba Engeli joteeka teeka Omusajja nga mugenda mubulili

Recommended For You

About the Author: admin