By: Shifrah Kayaga: Ebisessa tebigwaayo, omusajja Chris Evans twali tumanyi comedy yamugwaako naye baaba kilagga akyalinamu.
Egulo yakomye okulabibwako nga ali nebadde basanyuka kyoka tewaayise mbale nga wuuyo akubba esimu mbu bamuwambye, baba bakyamunonya nga akomawo akaaba mbu bamukubye enyonddo.
Gunno gwemulundi ogwokubili omusajja ono okuvaayo nayogela ekintu byekityo kuba ogwasonga abantu bategeeza nti ono yali alimba nga ayagala mukaziwwe akomewo wabula kuluno tetumanyi oba bituufu oba natte alimba