By: Shifrah Kayaga: Poliisi ekutte abasajja babiri abateberezebwa okuba nga bebabadde batigomya no kutigomya ebitundu bye nakawa ne ggaba era bano basimbidwa mu maaso gabanamawulire ku police yoku jinja road
Era nga kunno kwekubadde magid seluwoza ne mumbere godfrey wabula ngomu kubano atana manyika yadduse.
Kigambibwa nti abantu banno bazze baba abantu be nakawa ella nga abantu babadde basula kutebuukye nga basaba katonda abayambe bakwaate ababbi banno